Add parallel Print Page Options

17 Yoswa n’ayogera eri ennyumba ya Yusufu, n’eya Efulayimu n’eya Manase nti, “Muli kika kinene era mulina amaanyi mangi temuliba na mugabo gumu gwokka, 18 (A)naye ensi ey’ensozi eribeera yammwe, newaakubadde nga ya kibira mulikisaawa okutuuka gye kikoma, kubanga muligobamu Abakanani newaakubadde nga balina amagaali ag’ebyuma era nga baamaanyi.”

Read full chapter

27 (A)ne Eriyaabu,

ne Yerokamu, ne Erukaana

ne Samwiri.

Read full chapter

34 (A)muzzukulu wa Erukaana, muzzukulu wa Yerokamu,

muzzukulu wa Eryeri, muzzukulu wa Toowa,

Read full chapter