Add parallel Print Page Options

Omugabo gwa Aseri

24 (A)N’akalulu akookutaano ne kagwa ku kika ky’abaana ba Aseri ng’ennyumba zaabwe bwe zaali. 25 Ekitundu kyabwe kyalimu

Kerukasi ne Kali ne Beteni ne Akusafu, 26 (B)ne Alammereki ne Amadi ne Misali ne kituuka ku Kalumeeri ku luuyi olw’ebuvanjuba ne ku Sikolulibunasi, 27 (C)ne kidda ebuvanjuba ne kyeyongerayo ku Besudagoni ne kituuka ku Zebbulooni ne ku kiwonvu Ifutakeri ku luuyi olw’omu bukiikakkono okutuuka ku Besuemeki ne Neyeri ne kikoma ku Kabuli mu bukiikakkono. 28 (D)Ne kyeyongerayo ku Ebuloni ne Lekobu ne Kammoni ne Kana okutuuka ku Sidoni Ekinene. 29 (E)Ensalo n’edda ku Laama n’ekibuga ekiriko ekigo ekya Tuulo ne kyeyongerayo e Kosa n’eryoka ekoma ku nnyanja mu nsi eriraanye Akuzibu, 30 ne Uma ne Afiki ne Lekobu byonna awamu ebibuga amakumi abiri n’ebyalo byabyo.

31 (F)Ogwo gwe gwali omugabo gw’ekika ky’abaana ba Aseri ng’ennyumba zaabwe bwe zaali, ebibuga n’ebyalo byabyo.

Read full chapter

Allotment for Asher

24 The fifth lot came out for the tribe of Asher(A) according to its clans. 25 Their territory included:

Helkath, Hali, Beten, Akshaph,(B) 26 Allammelek, Amad and Mishal.(C) On the west the boundary touched Carmel(D) and Shihor Libnath. 27 It then turned east toward Beth Dagon,(E) touched Zebulun(F) and the Valley of Iphtah El,(G) and went north to Beth Emek and Neiel, passing Kabul(H) on the left. 28 It went to Abdon,[a](I) Rehob,(J) Hammon(K) and Kanah,(L) as far as Greater Sidon.(M) 29 The boundary then turned back toward Ramah(N) and went to the fortified city of Tyre,(O) turned toward Hosah and came out at the Mediterranean Sea(P) in the region of Akzib,(Q) 30 Ummah, Aphek(R) and Rehob.(S) There were twenty-two towns and their villages.

31 These towns and their villages were the inheritance of the tribe of Asher,(T) according to its clans.

Read full chapter

Footnotes

  1. Joshua 19:28 Some Hebrew manuscripts (see also 21:30); most Hebrew manuscripts Ebron