Menu
Bible Gateway Plus logo
Bible Gateway logo
account
One verse. Every morning. Get the free Verse of the Day email.
Bible Gateway Plus logo
Bible Gateway logo
We’ve made some updates. Have feedback?
  • Read
    • Reading Plans
    • Advanced Search
    • Available Versions
    • Audio Bibles
  • Study
    • Scripture Engagement
    • More Resources
  • News
  • Explore
    • Newsletters
    • Devotionals
    • Bible Gateway App
    • Bible Audio App
    • Take a Tour
  • Store
    • Bibles
    • Deals
    • More
  • Bible Gateway Plus
LCB
Version
Bible Books Bible Books
LCB
Version
Read
Study
News
Explore
Store
Bible Gateway Plus
Light Mode Dark Mode
Font Size
Log In show menu
Previous Next
Print PrintSettingsSettingsShare ShareParallelParallelExpandExpandCollapse

Yoswa 12  Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Bakabaka Abaawangulwa

12 (A)Bano be bakabaka b’ensi Abayisirayiri be baawangula era bannyini nsi Abayisirayiri gye baatwala eri ebuvanjuba bwa Yoludaani, okuva ku kiwonvu ekya Alunoni okutuuka ku lusozi Kerumooni, ne Alaba yonna ku luuyi olw’ebuvanjuba.

2 (B)Sikoni kabaka w’Abamoli eyafuga mu Kesuboni, okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g’ekiwonvu ekya Alunoni, n’ekibuga ekiri wakati mu kiwonvu, n’ekitundu ekya Gireyaadi, okutuuka ku mugga Yaboki, y’ensalo y’abaana ba Amoni; kino ng’ogasseeko n’ekitundu Gireyaadi,

3 (C)ne Alaba okutuuka ku nnyanja Kinnerosi, ku luuyi olw’ebuvanjuba, ne ku Nnyanja ya Araba y’Ennyanja ey’Omunnyo ku luuyi olw’ebuvanjuba mu kkubo ery’e Besu Yesimosi, ne ku luuyi olw’obukiikaddyo wansi w’olusozi Pisuga,

4 (D)ne ku nsalo ya Ogi kabaka w’e Basani, omu ku baasembayo ku ba Balefa eyafuganga mu Asutaloosi ne mu Ederei.

5 (E)Era ye yali afuga olusozi Kerumooni ne Saleka ne Basani yenna okutuuka ku nsalo ey’Abagesuli, n’Abamaakasi, n’ekitundu kya Gireyaali, ensalo ya Sikoni kabaka we Kesuboni.

6 (F)Musa omuweereza wa Mukama n’abaana ba Isirayiri babawangula, era ensi yaabwe Musa omuweereza wa Mukama n’agiwa Abalewubeeni, n’Abagaadi n’ekitundu ky’ekika kya Manase.

7 (G)Bano be bakabaka b’ensi, Yoswa n’abaana ba Isirayiri be baawangula ku luuyi lw’ebugwanjuba olwa Yoludaani okuva ku Baalugadi mu kiwonvu kya Lebanooni okutuuka ku lusozi Kalaki okwambuka okutuuka e Seyiri. Yoswa yagiwa ebika bya Isirayiri bigigabane nga bwe byali byayawulwamu. 8 (H)Mu nsi ey’ensozi, ne mu nsi ey’ensenyi ne mu Alaba ne ku bitundu ebya wansi ku nsozi, ne mu ddungu ne mu nsi ey’obugwanjuba mu Negevu, ensi ez’Abakiiti, n’Abamoli, n’Abakanani, n’Abaperezi, n’Omukiivi, n’Omuyebusi.

9 (I)Kabaka w’e Yerikoomu,
ne kabaka w’e Ayi ekiriraanye Beseriomu,
10 (J)ne kabaka w’e Yerusaalemiomu,
ne kabaka w’e Kebbulooniomu,
11 ne kabaka w’e Yalamusiomu,
ne kabaka w’e Lakisiomu,
12 (K)n’ow’e Egulooniomu,
n’ow’e Gezeriomu,
13 ne kabaka w’e Debiriomu,
n’ow’e Gederiomu,
14 (L)n’ow’e Kolumaomu,
n’ow’e Yaladiomu,
15 n’ow’e Libunaomu,
n’ow’e Adulamuomu,
16 (M)n’ow’e Makkedaomu,
n’ow’e Beseriomu,
17 (N)ne kabaka ow’e Tappuaomu,
n’owe Keferiomu,
18 (O)n’ow’e Afeki omu n’ow’e Lasaloniomu,
19 n’ow’e Madoniomu,
n’ow’e Kazoliomu,
20 (P)ne kabaka w’e Simuloni Meroniomu,
ne kabaka w’e Akusafuomu,
21 n’ow’e Taanakiomu,
n’ow’e Megiddoomu,
22 (Q)n’ow’e Kedesiomu,
ne kabaka w’e Yokuneamu ku Kalumeeriomu,
23 (R)ne kabaka w’e Doli ku lusozi Doliomu,
ne kabaka w’e Goyiyimu mu Girugaali[a]omu,
24 (S)n’ow’e Tiruzaomu.
Bonna awamu bakabaka amakumi asatu mu omu.

Footnotes

  1. 12:23 Girugaali Si y’omu ne Girugaali oli aliraanye Yeriko

Cross references

  1. 12:1 : Ma 3:8
  2. 12:2 : Ma 2:36
  3. 12:3 : a Yos 11:2 b Yos 13:20
  4. 12:4 : a Kbl 21:21, 33; Ma 3:11 b Ma 1:4
  5. 12:5 : a Ma 3:10 b 1Sa 27:8 c Ma 3:14
  6. 12:6 : Kbl 32:29, 33; Yos 13:8
  7. 12:7 : Yos 11:17
  8. 12:8 : Yos 11:16
  9. 12:9 : a Yos 6:2 b Yos 8:29
  10. 12:10 : Yos 10:23
  11. 12:12 : Yos 10:33
  12. 12:14 : Kbl 21:1
  13. 12:16 : Yos 7:2
  14. 12:17 : 1Bk 4:10
  15. 12:18 : Yos 13:4
  16. 12:20 : Yos 11:1
  17. 12:22 : a Yos 19:37; 20:7; 21:32 b 1Sa 15:12
  18. 12:23 : Yos 11:2
  19. 12:24 : Zab 135:11; Ma 7:24
Next
Yoswa 11
Yoswa 13
Next
dropdown
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)

Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.

Bible Gateway Plus logo
Bible Gateway logo

Font Size

Font Size

Dark Mode

Light Mode Dark Mode

About

  • About
  • Learn About the Bible
  • Statement of Faith
  • Mobile App
  • Store
  • Blog
  • Newsroom
  • Support Us

Help

  • FAQs
  • Tutorials
  • Use Bible Gateway on Your Site
  • Advertise with us
  • Contact us
  • Privacy policy
  • California Privacy Rights
  • Do Not Sell My Personal Information
  • Site: Terms of use
  • Widget: Terms of use

Our Network

  • FaithGateway
  • StudyGateway
  • ChurchSource
  • HarperCollins Christian Publishing
  • Grupo Nelson
  • Editorial Vida
  • Thomas Nelson
  • WestBow Press
  • Zondervan
  • MasterLectures

Social

  • Facebook
  • Instagram
  • Pinterest
  • TikTok
  • X
  • YouTube

Preferences

  • Versión en español
  • Preferences
  • Classic Bible Gateway
Sign Up for Bible Gateway: News & Knowledge
Get weekly Bible news, info, reflections, and deals in your inbox.

By submitting your email address, you understand that you will receive email communications from Bible Gateway, operated by HarperCollins Christian Publishing, 501 Nelson Pl, Nashville, TN 37214 USA, including commercial communications and messages from partners of Bible Gateway. You may unsubscribe from Bible Gateway’s emails at any time. If you have any questions, please review our Privacy Policy or email us at privacy@biblegateway.com.

Preferences

  • Versión en español
  • Preferences
  • Classic Bible Gateway