Add parallel Print Page Options

21 (A)Mu kiseera ekyo Yoswa n’agenda n’azikiriza n’amalawo Abanaki mu nsi ey’ensozi, mu Kebbulooni, ne mu Debiri, ne mu Anabu, ne mu nsi yonna ey’ensozi eya Yuda, ne mu nsi yonna ey’ensozi eya Isirayiri. Yoswa n’abazikiririza ddala, bonna n’ebibuga byabwe. 22 (B)Tewali Banaki baasigalawo mu nsi y’abaana ba Isirayiri, okuggyako mu Gaza, ne mu Gaasi, ne mu Asudodi, mwe mwasigalako abamu.

Read full chapter

21 At that time Joshua went and destroyed the Anakites(A) from the hill country: from Hebron, Debir(B) and Anab,(C) from all the hill country of Judah, and from all the hill country of Israel. Joshua totally destroyed them and their towns. 22 No Anakites were left in Israelite territory; only in Gaza,(D) Gath(E) and Ashdod(F) did any survive.

Read full chapter

19 (A)Ne wabaawo nate olutalo olulala n’Abafirisuuti e Gobu, Erukanani[a] mutabani wa Yayiri Omubesirekemu n’atta muganda wa Goliyaasi Omugitti eyalina olunyago lw’effumu olwali ng’omuti ogulukirwako engoye.

Read full chapter

Footnotes

  1. 21:19 Erukanani yali kitaawe wa Dawudi omuto (1By 11:26).

19 In another battle with the Philistines at Gob, Elhanan son of Jair[a] the Bethlehemite killed the brother of[b] Goliath the Gittite,(A) who had a spear with a shaft like a weaver’s rod.(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Samuel 21:19 See 1 Chron. 20:5; Hebrew Jaare-Oregim.
  2. 2 Samuel 21:19 See 1 Chron. 20:5; Hebrew does not have the brother of.