Add parallel Print Page Options

(A)Awo Musa omuweereza wa Mukama bwe yamala okufa, Mukama n’agamba Yoswa mutabani wa Nuuni, eyali omubeezi wa Musa nti, (B)“Musa omuweereza wange afudde, kale kaakano weeteeketeeke osomoke omugga guno Yoludaani ggwe awamu n’abantu bano bonna mulyoke muyingire mu nsi eno gye mbawa mmwe abaana ba Isirayiri[a].

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:2 Mu biro ebyo Abayisirayiri baali mu Sittimu (2:1) mu nsi y’e Mowaabu (Ma 34:3) okumpi ne Yoludaani.

Joshua Installed as Leader

After the death of Moses the servant of the Lord,(A) the Lord said to Joshua(B) son of Nun, Moses’ aide: “Moses my servant is dead. Now then, you and all these people, get ready to cross the Jordan River(C) into the land(D) I am about to give to them(E)—to the Israelites.

Read full chapter

26 (A)Yatuma abaweereza be Musa
    ne Alooni, be yalonda.

Read full chapter

26 He sent Moses(A) his servant,
    and Aaron,(B) whom he had chosen.(C)

Read full chapter

(A)Yali mwesigwa eri oyo eyamulonda, era nga Musa bwe yali omwesigwa mu nnyumba ya Katonda yonna.

Read full chapter

He was faithful to the one who appointed him, just as Moses was faithful in all God’s house.(A)

Read full chapter

(A)Musa yali muweereza mwesigwa mu nnyumba ya Katonda yonna, eyayogera eby’obunnabbi ku bintu ebyali bigenda okwogerwa mu biro eby’omu maaso.

Read full chapter

“Moses was faithful as a servant(A) in all God’s house,”[a](B) bearing witness to what would be spoken by God in the future.

Read full chapter

Footnotes

  1. Hebrews 3:5 Num. 12:7