Font Size
Yokaana 16:11-13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yokaana 16:11-13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)n’olw’omusango, kubanga omufuzi w’ensi eno asaliddwa omusango.
12 (B)“Nkyalina bingi eby’okubategeeza naye kaakano temusobola kubitegeera. 13 (C)Naye Omwoyo ow’amazima, bw’alijja alibaluŋŋamya mu mazima gonna, kubanga, taliyogera ku bubwe, wabula anaabategeezanga ebyo by’awulira. Anaababuuliranga ebigenda okubaawo.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.