Yokaana 1:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Mu ye mwe mwali obulamu; era obulamu buno ne buba ekitangaala eri abantu.
Read full chapter
Yokaana 3:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Era guno gwe musango nti: Omusana guzze mu nsi, kyokka abantu ne baagala ekizikiza okusinga omusana, kubanga ebikolwa byabwe bibi.
Read full chapter
Yokaana 8:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yesu gwe Musana gw’Ensi
12 (A)Awo Yesu n’ayongera okwogera n’ekibiina, n’agamba nti, “Nze Musana gw’ensi. Angoberera taatambulirenga mu kizikiza, wabula anaabeeranga n’omusana ogw’obulamu.”
Read full chapter
Yokaana 9:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Kyokka Nze bwe mbeera mu nsi mba musana gwa nsi.”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.