Add parallel Print Page Options

11 (A)Bw’ayita we ndi sisobola kumulaba,
    bw’ampitako, sisobola kumutegeera.
12 (B)Bw’aba alina ky’aggya ku muntu, ani ayinza okumuziyiza?
    Ani ayinza okumubuuza nti kiki ky’okola?
13 (C)Katonda taziyiza busungu bwe;
    n’ebibinja bya Lakabu byakankanira wansi w’ebigere bye.

Read full chapter