Añadir traducción en paralelo Imprimir Opciones de la página

(A)“Ebiseera by’omuntu ku nsi, tebyagerebwa?
    Ennaku ze tezaagerebwa nga ez’omupakasi?

Read full chapter

14 (A)Naye kaakano Mukama Katonda agamba nti, “Mu myaka esatu, ng’omukozi gwe bapangisizza bwe yandigibaze, ekitiibwa kya Mowaabu kijja kuba nga kifuuse ekivume ekinyoomebwa, newaakubadde ng’alina ekibiina ekinene; era walisigalawo abantu batono ate nga banafu ddala.”

Read full chapter

16 (A)Bw’ati Mukama bw’aŋŋamba nti, “Mu mwaka gumu, ng’endagaano gye bakolera omukozi bw’eba, ekitiibwa kyonna ekya Kedali kirikoma.

Read full chapter