Add parallel Print Page Options

(A)Obanga omutima gwange gwali gusendeddwasendeddwa omukazi,
    oba ne mmuteegera ku mulyango gwa muliraanwa,
10 (B)kale omukazi wange ase eŋŋaano y’omusajja omulala,
    n’abasajja abalala beebake naye.
11 (C)Kubanga ekyo kyandibadde kya kivve,
    ekibi ekiŋŋwanira okubonerezebwa.

Read full chapter

(A)Amazzi amangi tegamalaawo nnyonta ya kwagala
    n’emigga tegiyinza kukumalawo.
Singa omuntu awaayo
    obugagga bwe bwonna obw’ennyumba ye okufuna okwagala,
    asekererwa nnyo.

Read full chapter