Font Size
Yobu 27:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 27:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)gye nkomye okuba nga nkyalina obulamu mu nze,
omukka gwa Katonda nga gukyali mu nnyindo zange,
Yobu 33:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 33:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Omwoyo wa Katonda ye yankola,
era omukka gw’oyo Ayinzabyonna gumpa obulamu.
Ebikolwa by’Abatume 17:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebikolwa by’Abatume 17:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Kubanga mu ye mwe tubeera, era mwe tutambulira, era mwe muli obulamu bwaffe. Ng’omu ku bawandiisi bammwe bw’agamba nti, ‘Tuli baana ba Katonda.’
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.