Add parallel Print Page Options

37 (A)Ekitala kyolekedde embalaasi ze n’amagaali
    n’abagwira bonna abamubeeramu!
    Balifuuka banafu ng’abakazi.
Ekitala kyolekedde eby’obugagga bwe!
    Birinyagibwa!

Read full chapter

(A)Naye kkumi ku bo ne bagamba Isimayiri nti, “Totutta! Tulina eŋŋaano ne sayiri, n’omuzigo, n’omubisi gw’enjuki, tubikwese mu nnimiro.” Awo ne babaleka ne batabattira wamu na bali abalala.

Read full chapter

23     (A)Mutubuulire ebigenda okubaawo
    tulyoke tumanye nga muli bakatonda.
Mubeeko kye mukola ekirungi oba ekibi
    tulyoke tutye era tukeŋŋentererwe mu mutima.

Read full chapter

Musa Atunuulira Ekitiibwa kya Mukama

12 (A)Musa n’agamba Mukama nti, “Obadde ontegeeza nti, ‘Kulembera abantu bano,’ naye omuntu gw’onontuma naye tomuntegeezezza. Ogambye nti, ‘Nkumanyi awamu n’erinnya lyo, era onsanyusizza.’

Read full chapter

Omulokozi wa Isirayiri Ali Omu Yekka

43 (A)Naye kaakano bw’atyo bw’ayogera Mukama oyo eyakutonda,
    ggwe Yakobo,
    eyakukola ggwe Isirayiri:
“Totya kubanga nkununudde,
    nakuyita nga mpitira ddala erinnya lyo, oli wange.

Read full chapter