Add parallel Print Page Options

23 (A)Bakutte omutego n’effumu,
    abakambwe abatalina kusaasira.
Bawulikika ng’ennyanja ewuuma,
    nga beebagadde embalaasi zaabwe:
bajja ng’abalwanyi mu byambalo by’olutalo
    okulumba ggwe Muwala wa Sayuuni!”

Read full chapter

23 They are armed with bow and spear;
    they are cruel and show no mercy.(A)
They sound like the roaring sea(B)
    as they ride on their horses;(C)
they come like men in battle formation
    to attack you, Daughter Zion.(D)

Read full chapter

(A)Awo kabaka n’eggye lye lyonna abaali mu kibuga ne bawagula mu bbugwe ekituli, ekiro, ne badduka nga bayita mu mulyango ogwaliraananga ennimiro ya kabaka ne bayita ne ku Bakaludaaya abaali bazingizza ekibuga enjuuyi zonna.

Read full chapter

Then the city wall was broken through,(A) and the whole army fled at night through the gate between the two walls near the king’s garden, though the Babylonians[a] were surrounding(B) the city. They fled toward the Arabah,[b]

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Kings 25:4 Or Chaldeans; also in verses 13, 25 and 26
  2. 2 Kings 25:4 Or the Jordan Valley

(A)Empologoma evudde mu kisaka kyayo,
    omuzikiriza w’amawanga afulumye gy’abeera, azze okumalawo ensi yo.
Ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa
    bibuleko abibeeramu.

Read full chapter

A lion(A) has come out of his lair;(B)
    a destroyer(C) of nations has set out.
He has left his place
    to lay waste(D) your land.
Your towns will lie in ruins(E)
    without inhabitant.

Read full chapter