Add parallel Print Page Options

11 (A)Kyenva nzijula ekiruyi
    sikyasobola kukizibiikiriza.

“Kiyiwe ku baana abali mu luguudo,
    ne ku bavubuka abakuŋŋaanye;
abaami awamu n’abakazi n’abakadde
    abo abawezezza emyaka emingi baliwambibwa.

Read full chapter

12 (A)Naye olw’okuba nga bajjajjaffe baasunguwaza Katonda w’eggulu, yabawaayo mu mukono gwa Nebukadduneeza Omukaludaaya, kabaka w’e Babulooni, eyazikiriza yeekaalu eno n’atwala abantu e Babulooni.

Read full chapter

28 (A)Noolwekyo, bw’ati bw’ayogera Mukama nti, ‘Nnaatera okuwaayo ekibuga kino eri Abakaludaaya ne Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni, abanaakiwamba.

Read full chapter