Add parallel Print Page Options

13 (A)Olw’obusungu bwa Mukama Katonda tajja kubeeramu bantu,
    naye alisigala matongo.
Bonna abayita e Babulooni balyewuunya batye era bakisooze
    olw’ebiwundu bye byonna.

Read full chapter

22 (A)“Nange ndibagolokokerako,” bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye,
    “ne mmalawo mu Babulooni erinnya lye, n’abalifikkawo,
n’omwana n’omuzzukulu,”
    bw’ayogera Mukama Katonda.
23 (B)“Era ndimufuula obutaka bw’ebiwuugulu,
    n’entobazzi
era mwere n’olweyo oluzikiriza,”
    bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye.

Read full chapter

(A)“Ndizikiriza abantu wamu n’ensolo;
    ndizikiriza ebinyonyi eby’omu bbanga
    n’ebyennyanja;
ababi balisigaza ntuumu ya kafakalimbo;
    bwe ndimalawo abantu okuva ku nsi,”
    bw’ayogera Mukama.

Read full chapter