Add parallel Print Page Options

30 (A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
“Omusajja ono mumubale ng’atazaalangako
    kubanga tewali ku baana be alikulaakulana,
alituula ku ntebe ya Dawudi
    oba aliddayo okufuga mu Yuda.”

Read full chapter

22 (A)“Nange ndibagolokokerako,” bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye,
    “ne mmalawo mu Babulooni erinnya lye, n’abalifikkawo,
n’omwana n’omuzzukulu,”
    bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter

14 (A)Abaana be ne bwe baba bangi batya, enkomerero yaabwe kitala;
    ezzadde lye teririfuna byakulya bibamala.
15 (B)Abo abaliwona kawumpuli, balifa ne baziikibwa,
    ne bannamwandu baabwe tebalibakaabira.

Read full chapter