Add parallel Print Page Options

19 Ompulirize, Ayi Mukama,
    owulirize abampakanya kye bagamba.
20 (A)Ebikolwa ebirungi binaasasulwanga na bikolwa ebibi?
    Bansimidde obunnya.
Ojjukire nga nayimirira mu maaso go
    ne nkaaba ku lwabwe,
    nga nsaba olekeraawo okubasunguwalira.

Read full chapter