Add parallel Print Page Options

(A)Jjangu tuve mu Lebanooni, omugole wange,
    jjangu tuve mu Lebanooni.
Lengera okuva ku ntikko ya Amana,
    n’okuva ku ntikko ya Seniri ne ku ntikko ya Kerumooni,
n’okuva mu mpuku ey’empologoma,
    ne ku nsozi ez’engo.

Read full chapter