Add parallel Print Page Options

(A)Abo bonna abakola ebibi tebaliyiga?
    Kubanga basaanyaawo abantu bange ng’abalya emmere;
    so tebakoowoola Mukama.
Balitya nnyo!
    Kubanga Katonda abeera wamu n’abatuukirivu.
(B)Mulemesa entegeka z’omwavu,
    songa Mukama kye kiddukiro kye.

Read full chapter