Add parallel Print Page Options

19 (A)Ow’amagezi ne bw’aba omu mu kibuga,
    aba w’amaanyi okusinga abakulembeze ekkumi ab’omu kibuga ekyo.

Read full chapter

19 Wisdom strengtheneth the wise more than ten mighty men which are in the city.

Read full chapter

18 (A)Amagezi gasinga ebyokulwanyisa mu lutalo,
    naye omwonoonyi omu azikiriza ebirungi bingi.

Read full chapter

18 Wisdom is better than weapons of war: but one sinner destroyeth much good.

Read full chapter

11 (A)Amagezi kintu kirungi, okufaanana ng’eky’obugagga ky’obusika,
    era kigasa abo abakyalaba enjuba.
12 Amagezi kiwummulo,
    ng’ensimbi bwe ziri ekiwummulo,
naye enkizo y’okumanya y’eno:
    amagezi gakuuma obulamu bw’oyo agalina.

Read full chapter

11 Wisdom is good with an inheritance: and by it there is profit to them that see the sun.

12 For wisdom is a defence, and money is a defence: but the excellency of knowledge is, that wisdom giveth life to them that have it.

Read full chapter