Add parallel Print Page Options

omusajja oyo ne bw’awangaala emyaka enkumi bbiri, naye n’atasanyukira mu bya bugagga bwe. Bombi tebalaga mu kifo kye kimu?

(A)Buli muntu ateganira mumwa gwe,
    naye tasobola kukkuta by’alina.
(B)Kale omuntu omugezi asinga oyo omusirusiru?
Omwavu bw’amanya okwefuga mu maaso g’abalala,
    agasibwa ki?

Read full chapter