Add parallel Print Page Options

(A)Nanoonyereza n’omutima gwange, bwe nnaasanyusa omubiri gwange n’omwenge, nga nkyagoberera okunoonya amagezi. Nayagala okulaba abantu kyebasaanira okukola wansi w’enjuba mu nnaku ez’obulamu bwabwe entono.

Read full chapter

10 Na buli amaaso gange kye gaayagala okulaba sa kigamma,
    omutima gwange ne ngusanyusa mu buli kimu.
Omutima gwange gwasanyukira bye nakola byonna,
    era eyo y’empeera yange olw’okutegana kwange kwonna.

Read full chapter

24 (A)Tewali kisingira muntu kulya na kunywa na kusanyukira mu ebyo by’akola. Na kino nkiraba, kiva mu mukono gwa Katonda,

Read full chapter