Add parallel Print Page Options

(A)“Obutaliimu! Obutaliimu!” bw’ayogera Omubuulizi.
    Byonna butaliimu.

(B)Omuntu afuna ki mu byonna by’akola,
    mu byonna ebimukooya wansi w’enjuba?
(C)Omulembe ogumu gugenda, omulala ne gujja,
    naye ensi ebeerera emirembe gyonna.

Read full chapter