Add parallel Print Page Options

11 (A)Ate nalaba nga wansi w’enjuba,

ng’ow’embiro ennyingi si y’awangula mu mpaka,
    era ne kirimaanyi si y’awangula olutalo,
ng’ate bakalimagezi bonna si be baatiikirira;
    wabula ng’omukisa gukwata bukwasi oyo
    aba aliwo mu kifo ekituufu ne mu kiseera ekituufu.

Read full chapter

11 I have seen something else under the sun:

The race is not to the swift
    or the battle to the strong,(A)
nor does food come to the wise(B)
    or wealth to the brilliant
    or favor to the learned;
but time and chance(C) happen to them all.(D)

Read full chapter

11 (A)Kabaka wa Isirayiri n’amuddamu nti, “Mumugambe nti, ‘Eyeesiba ebyokulwanyisa aleme okwenyumiriza ng’oyo abyesumulula.’ ”

Read full chapter

11 The king of Israel answered, “Tell him: ‘One who puts on his armor should not boast(A) like one who takes it off.’”

Read full chapter

(A)Mu magezi go ne mu kutegeera kwo
    weefunidde eby’obugagga,
n’okuŋŋaanya ezaabu n’effeeza
    n’obitereka mu mawanika go.
(B)Olw’obukujjukujju bwo mu by’obusuubuzi
    oyongedde okugaggawala,
era n’omutima gwo
    gwenyumiririza mu byobugagga bwo.”

Read full chapter

By your wisdom and understanding
    you have gained wealth for yourself
and amassed gold and silver
    in your treasuries.(A)
By your great skill in trading(B)
    you have increased your wealth,(C)
and because of your wealth
    your heart has grown proud.(D)

Read full chapter