Omubuulizi 7:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Tobanga mwonoonyi kakuzzi
wadde okuba omusirusiru;
oleme okufa ng’ekiseera kyo tekinnatuuka.
Yobu 22:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Baatwalibwa ng’ekiseera kyabwe tekinnatuuka,
emisingi gyabwe gyatwalibwa amataba.
Zabbuli 55:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)Naye ggwe, Ayi Katonda,
olisuula abakola ebibi mu kinnya eky’okuzikirira;
era abatemu n’abalimba bonna
tebagenda kuwangaala kimu kyakubiri eky’obulamu bwabwe.
Naye nze, neesiga ggwe.
Yobu 18:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Emirandira gye gikala wansi,
n’amatabi ge gakala waggulu.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.