Font Size
Omubuulizi 5:12-14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 5:12-14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Otulo tuwoomera omupakasi
ne bw’aba agabana bitono oba bingi.
Naye obugagga bw’omugagga obuyitiridde,
tebumuganya kwebaka.
Okukola n’Essanyu
13 (B)Waliwo ekibi ekinene kye nalaba wansi w’enjuba:
nannyini bugagga abuterekera mu kwerumya,
14 ebyembi bw’ebigwawo eby’obugagga ebyo bibula,
kale bw’aba ne mutabani
tewabaawo mutabani we ky’asigaza.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.