Add parallel Print Page Options

(A)Kale omuntu bw’awangaala emyaka emingi,
    agisanyukirengamu gyonna,
naye ajjukirenga nti waliwo ennaku ez’ekizikiza
    nnyingi ezijja.
    Ebyo byonna ebijja butaliimu.

Read full chapter

35 (A)Mpezezza emyaka kinaana, olowooza nkyayinza okwawula ekirungi n’ekibi? Olowooza nga omuddu wo akyayinza okutegeera ky’alya ne ky’anywa? Nkyayinza okuwuliriza amaloboozi g’abasajja abayimba n’abakyala abayimbi? Lwaki nzitoowerera mukama wange kabaka?

Read full chapter