Add parallel Print Page Options

11 (A)Sulemaani yalina ennimiro y’emizabbibu e Baaluka Kamooni,
    n’agisigira abalimi.
Buli omu ku bo yamusalira
    ebitundu bya ffeeza lukumi.
12 (B)Ennimiro yange ey’emizabbibu, yange,
    ebitundu olukumi bibyo ggwe Sulemaani,
    ebitundu ebikumi bibiri by’abo abalabirira ennimiro.

Owoomukwano

13 Ggwe abeera mu nnimiro
    ne mikwano gyo nga weebali,
    ka mpulire eddoboozi lyo.

Read full chapter