Add parallel Print Page Options

Owoomukwano

11 (A)Naserengeta mu nnimiro ey’emiti egy’ensigo okwetegereza
    okumulisa okw’ebimera eby’omu kiwonvu,
okulaba omuzabbibu obanga gwamulisa,
    n’okulaba emikomamawanga oba nga gyamera.

Read full chapter

12 (A)Tukeere tugende mu nnimiro z’emizabbibu,
    tulabe obanga emizabbibu gimulisizza,
obanga n’ebimuli byagwo byanjuluzza,
    obanga n’emikomamawanga gimulisizza,
    era eyo gye nnaakulagira okwagala kwange.

Read full chapter

14 (A)Muganzi wange ali ng’ekiganda eky’ebimuli ebya kofera[a]
    ebivudde mu nnimiro ez’emizabbibu ez’e Engedi.[b]

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:14 Kofera kimuli ky’akaloosa kalungi, era kikolebwamu obuwoowo.
  2. 1:14 Engedi nsulo y’amazzi esangibwa ku luuyi olw’obugwanjuba bw’Ennyanja ey’Omunnyo, era we luli wamerawo ebimera ebyakaloosa bingi.