Add parallel Print Page Options

(A)Laba, kye kigaali kya Sulemaani,
    ekiwerekeddwako abasajja ab’amaanyi nga nkaaga,
    abalwanyi abazira abasingayo mu Isirayiri,
(B)bonna balina ebitala,
    era bamanyirivu mu kulwana;
buli omu n’ekitala kye mu kiwato kye,
    nga beetegekedde entiisa ey’ekiro.
Kabaka Sulemaani yeekolera ekigaali
    eky’emiti egy’omu Lebanooni.

Read full chapter