Olubereberye 49:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Benyamini musege ogunyaga,
mu makya alya omuyiggo,
mu kawungeezi n’agaba omunyago.
Olubereberye 49:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Benyamini musege ogunyaga,
mu makya alya omuyiggo,
mu kawungeezi n’agaba omunyago.
Zabbuli 68:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Waliwo ekika kya Benyamini asinga obuto kye kikulembedde,
ne kuddako ekibinja ekinene eky’abalangira ba Yuda,
n’abalangira ba Zebbulooni n’abalangira ba Nafutaali.

Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.