Add parallel Print Page Options

16 (A)Ddaani anaalamulanga mu bwenkanya abantu be
    ng’ekika ekimu ku bika bya Isirayiri.
17 (B)Ddaani anaaba musota mu kkubo,
    essalambwa ku kkubo,
eriruma ebisinziiro by’embalaasi,
    omwebagazi waayo alyoke agwe emabega waayo.

18 (C)Nnindirira obulokozi bwo, Ayi Mukama.

Read full chapter