Add parallel Print Page Options

20 (A)ne bagamba nti Ayi mukama waffe, twajja omulundi ogwasooka okugula emmere, 21 (B)bwe twatuuka mu kifo we twasula, ne tusumulula ensawo zaffe, nga mu buli kamwa k’ensawo ya buli omu mulimu ensimbi ze ezaali ez’okugula emmere, kyetuvudde tuzizza, 22 era tuleese n’endala olw’okugula emmere. Tetumanyi yateeka nsimbi mu nsawo zaffe.

Read full chapter