Add parallel Print Page Options

34 (A)Ate n’aba olubuto n’azaala omwana mulenzi, n’agamba nti, “Kale kaakano baze ajja kuba bumu nange, kubanga mmuzaalidde abaana abalenzi basatu.” Omwana kyeyava atuumwa Leevi.

Read full chapter

16 (A)Gano ge mannya ga batabani ba Leevi ng’emirembe bwe giri:

Gerusoni ne Kokasi ne Merali.

Leevi yawangaala emyaka kikumi mu asatu mu musanvu.

Read full chapter

17 (A)Gano ge mannya ga batabani ba Leevi:

Gerusoni, ne Kokasi, ne Merali.

18 (B)Gano ge mannya g’abatabani ba Gerusoni ng’empya zaabwe bwe zaali:

Libuni ne Simeeyi.

19 (C)Bano be batabani ba Kokasi ng’empya zaabwe bwe zaali:

Amulaamu, ne Izukali ne Kebbulooni, ne Wuziyeeri.

20 (D)Bano be batabani ba Merali ng’empya zaabwe bwe zaali:

Makuli ne Musi.

Ebyo bye bika by’Abaleevi ng’empya za bakitaabwe bwe zaali.

Read full chapter

Okubala Abaleevi

57 (A)Bano be Baleevi abaabalibwa ng’enyiriri zaabwe bwe zaali:

abaava mu Gerusoni, lwe lunyiriri lw’Abagerusoni;

abaava mu Kokasi, lwe lunyiriri lw’Abakokasi;

abaava mu Merali, lwe lunyiriri lw’Abamerali.

Read full chapter