Add parallel Print Page Options

32 (A)Leeya n’aba olubuto, n’azaala omwana wabulenzi. N’amutuuma erinnya Lewubeeni, ng’agamba nti, “Kubanga Mukama alabye okubonyaabonyezebwa kwange: ddala baze ananjagala.”

Read full chapter

22 (A)Isirayiri bwe yali ng’ali mu nsi omwo Lewubeeni n’agenda ne yeebaka ne Biira omuweereza wa kitaawe, Isirayiri n’akiwulira.

Batabani ba Yakobo baali kkumi n’ababiri.

Read full chapter

(A)Naye tafugika, oli ng’amayengo g’ennyanja, naye tokyali wa kitiibwa,
    kubanga walinnya ekitanda kya kitaawo,
    mu nnyumba yange, n’okyonoona.

Read full chapter

16 (A)Malayika oyo eyannunula okuva mu bizibu byonna,
    owe omukisa abalenzi bano.
Erinnya lyange lyeyongerenga okutuumibwa mu bo
    era n’erya Ibulayimu n’erya Isaaka.
Era bafuuke ekibiina ekinene
    mu maaso g’ensi.”

Read full chapter

22 (A)Wabula ggwe nkuwadde kinene okusinga baganda bo, nkuwadde ekitundu kimu ekikkirira olusozi, kye naggya ku Bamoli n’ekitala kyange n’omutego gwange.”

Read full chapter

26 (A)Omukisa gwa kitaawo
    gusinga omukisa gwa bajjajjange,
    gusinga egyo egyaweebwa bajjajja ab’edda.
Gino gyonna gibeere ku mutwe gwa Yusufu,
    gibeere ne ku bukowekowe bw’oyo eyayawukanyizibwa ne baganda be.

Read full chapter

(A)“Kale kaakano batabani bo bombi abaakuzaalirwa mu Misiri nga sinnajja, bange; Efulayimu ne Manase baliba bange nga Lewubeeni ne Simyoni bwe bali.

Read full chapter

10 (A)Kosa, omu ku bazzukulu ba Merali yalina abaana aboobulenzi nga Simuli ye mukulu, newaakubadde nga si ye yali omubereberye kitaawe yali amufudde omukulu;

Read full chapter