Add parallel Print Page Options

17 (A)Mukama n’agamba mu mutima gwe nti, “Ibulayimu namukweka kye ŋŋenda okukola?

Read full chapter

22 N’aŋŋamba nti, “Danyeri, kaakano nzize okukuwa amagezi n’okutegeera.

Read full chapter

15 (A)Olwo nga sikyabayita baddu, kubanga omuddu tamanya bifa ku mukama we. Kaakano mmwe muli mikwano gyange, kubanga mbategeezezza byonna Kitange bye yaŋŋamba.

Read full chapter

(A)Naye mu nnaku ez’eddoboozi lya malayika ow’omusanvu, bw’aliba anaatera okufuuwa ekkondeere, ekyama kya Katonda kiribikkulwa, nga bwe yabuulira abaddu be, bannabbi.”

Read full chapter

22 (A)Naye singa bayimirira mu maaso gange,
    bandibuulidde abantu bange ebigambo byange,
era bandibaggye mu makubo gaabwe amabi
    era ne mu bikolwa byabwe ebibi.

Read full chapter