Add parallel Print Page Options

Malayika wa Mukama n’amugamba nti, “Ddayo eri mugole wo omugondere.” 10 (A)Era Malayika wa Mukama n’amugamba nti, “Ezadde lyo ndiryaza waleme kubeerawo asobola kulibala.”

11 (B)Ate malayika wa Mukama n’amugamba nti,

“Laba, olina omwana mu nda yo,
    aliba wabulenzi,
olimutuuma Isimayiri,
    kubanga Mukama ategedde okubonaabona kwo.

Read full chapter