Font Size
Olubereberye 10:23-25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Olubereberye 10:23-25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)Batabani ba Alamu:
Uzi, ne Kuuli, ne Ggeseri ne Masi.
24 (B)Alupakusaadi ye kitaawe wa[a] Seera.
Seera ye kitaawe wa Eberi.
25 Omu ku batabani ba Eberi yali Peregi,
kubanga we yazaalirwa ensi yali yeesazeemu, muganda we ye yali Yokutaani.
Footnotes
- 10:24 yali kitaawe wa Kayinaani, ne Kayinaani nga ye kitaawe wa
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.