Add parallel Print Page Options

14 (A)Ibulaamu bwe yawulira nti muganda we atwalibbwa nga munyage, n’akulembera basajja be abatendeke, abazaalirwa mu nnyumba ye, ebikumi bisatu mu kkumi na munaana, ne bawondera abaatwala Lutti okutuuka e Ddaani.

Read full chapter

14 When Abram heard that his relative(A) had been taken captive, he called out the 318 trained(B) men born in his household(C) and went in pursuit as far as Dan.(D)

Read full chapter

47 (A)Naye abaana ba Ddaani baalina obuzibu okutwala omugabo gwabwe ne bagenda ne balumba Lesemu ne bakiwangula ne batta abantu baamu n’ekitala ne babeera omwo, ne bakituuma Ddaani ly’erinnya lya jjajjaabwe.

Read full chapter

47 (When the territory of the Danites was lost to them,(A) they went up and attacked Leshem(B), took it, put it to the sword and occupied it. They settled in Leshem and named(C) it Dan after their ancestor.)(D)

Read full chapter

20 (A)Benikadadi n’akkiriziganya ne kabaka Asa era n’aweereza abaduumizi b’eggye lye okulumba ebibuga bya Isirayiri. N’akuba Iyoni, ne Ddaani, ne Aberubesumaaka ne Kinnerosi yonna ng’okwo kw’otadde Nafutaali.

Read full chapter

20 Ben-Hadad agreed with King Asa and sent the commanders of his forces against the towns of Israel. He conquered(A) Ijon, Dan, Abel Beth Maakah and all Kinnereth in addition to Naphtali.

Read full chapter