Add parallel Print Page Options

26 (A)Awo Katonda n’agamba nti, “Tukole omuntu mu kifaananyi kyaffe mu ngeri yaffe. Bafugenga ebyennyanja eby’omu nnyanja, n’ebinyonyi eby’omu bbanga, n’ensolo zonna, n’ensi yonna, era bafugenga na buli ekyewalulira ku nsi kyonna.”

Read full chapter

27 (A)Bw’atyo Katonda n’atonda omuntu mu kifaananyi kye,
    mu kifaananyi kya Katonda mwe yamutondera;
    n’abatonda omusajja n’omukazi.

Read full chapter

(A)Omusajja tasaana kubikka ku mutwe gwe, kubanga ye kye kifaananyi n’ekitiibwa kya Katonda; naye omukazi ye ky’ekitiibwa ky’omusajja.

Read full chapter