Add parallel Print Page Options

19 Lwalina empagi nnya, n’entobo zaazo nnya nga za kikomo, n’amalobo gaazo n’emikiikiro nga bya ffeeza, ne kungulu kwonna ne kubikkibwako ffeeza. 20 (A)Enkondo zonna ez’Eweema ya Mukama n’okwebungulula oluggya zaali za kikomo.

Ebyakozesebwa ku Weema ya Mukama

21 (B)Bino bye bintu byonna ebyakozesebwa ku Weema, Eweema ya Mukama ey’Obujulizi, nga Musa bwe yalagira okubibala bikozesebwe Abaleevi nga balabirirwa Isamaali mutabani wa Alooni kabona.

Read full chapter

19 with four posts and four bronze bases. Their hooks and bands were silver, and their tops were overlaid with silver. 20 All the tent pegs(A) of the tabernacle and of the surrounding courtyard were bronze.

The Materials Used

21 These are the amounts of the materials used for the tabernacle, the tabernacle of the covenant law,(B) which were recorded at Moses’ command by the Levites under the direction of Ithamar(C) son of Aaron, the priest.

Read full chapter