Add parallel Print Page Options

23 Baakola embaawo amakumi abiri ne bazissa ku ludda olw’obukiikaddyo obw’Eweema, 24 era ne bakola obubya obutono obwa ffeeza amakumi ana, ne babussa wansi w’obubaawo obuyiseemu obubiri ku buli lubaawo. 25 Ate ku ludda olw’obukiikakkono olw’Eweema ya Mukama ne bakolerayo embaawo amakumi abiri,

Read full chapter