Add parallel Print Page Options

Ekyoto ky’Obubaane

30 (A)“Onookola ekyoto mu miti gya akasiya, okwoterezangako obubaane. (B)Kya kwenkanankana, sentimita amakumi ana mu ttaano buli ludda mu buwanvu ne mu bugazi; era kinaabeera n’obugulumivu bwa sentimita kyenda. Kubeeko amayembe amakole mu muti ogw’ekyoto nga si mayungeko buyunzi.

Read full chapter