Font Size
Okuva 29:6-7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okuva 29:6-7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)omusibe n’ekitambaala ku mutwe olyoke otereeze bulungi engule entukuvu ku kitambaala eky’oku mutwe. 7 (B)Ddira amafuta ag’okwawula ogafuke ku mutwe gwe, omwawule.
Read full chapter
Ebyabaleevi 10:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebyabaleevi 10:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Era temuva ku mulyango gwa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, temulwa kufa; kubanga muliko amafuta ag’omuzeeyituuni ga Mukama Katonda ag’okwawula.” Ne bakola nga Musa bwe yabalagira.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.