Add parallel Print Page Options

13 (A)Mu kwagala kwo okutaggwaawo,
    abantu be wanunula olibakulembera.
Mu maanyi go,
    olibatuusa mu kifo kyo ekitukuvu.

Read full chapter

21 (A)Emisana Mukama yabakulemberanga ng’ali mu mpagi ey’ekire okubalaga ekkubo, n’ekiro ng’ali mu mpagi ey’omuliro okubamulisiza, balyoke batambulenga emisana n’ekiro.

Read full chapter