Add parallel Print Page Options

(A)Leeta Alooni ne batabani be ku mulyango gw’Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, obanaaze n’amazzi.

Read full chapter

19 (A)Alooni ne batabani be ge banaakozesanga okunaaba engalo zaabwe n’ebigere byabwe.

Read full chapter

(A)Naaba mu ngalo zange okulaga nga bwe sirina misango;[a]
    ne ndyoka nzija ku Kyoto kyo, Ayi Mukama;

Read full chapter

Footnotes

  1. 26:6 Okunaaba mu ngalo mu lujjudde, kaali kabonero akalaga ng’omuntu oyo bw’atalina musango

16 (A)Kaakano olinda ki? Situka obatizibwe onaazibweko ebibi byo nga bw’oyatudde erinnya lye.’

Read full chapter

11 (A)Era abamu ku mmwe mwali nga bo, naye ebibi byammwe byanaazibwa era mwatukuzibwa era mwaweebwa obutuukirivu mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo n’Omwoyo wa Katonda waffe.

Read full chapter

26 (A)Yaginaaza n’amazzi, n’agitukuza n’ekigambo kye,

Read full chapter