Add parallel Print Page Options

21 (A)N’alaba Abakeeni, n’alagula nti:

“Ekifo kyo w’obeera wagumu,
    ekisu kyo kiri mu lwazi
22 (B)naye era mmwe Abakeeni mugenda kuzikirizibwa
    Asuli bw’alibatwala mu busibe.”

23 Ate n’alagula nti,

“Woowe! Ani aba omulamu nga Katonda asazeewo eky’okukola?

Read full chapter