Add parallel Print Page Options

(A)Abantu ne bakaabirira Musa; Musa n’asaba Mukama, omuliro ne guzikira. (B)Ekifo ekyo ne kituumibwa erinnya Tabera, kubanga omuliro ogwava eri Mukama gwabaakiramu.

Emmaanu

(C)Abagwira abaali beetabudde mu baana ba Isirayiri ne baluluunkanira ebyokulya; n’abaana ba Isirayiri nabo ne bongera okukaaba nga bwe bagamba nti, “Singa nno tufuna ku nnyama ne tulyako!

Read full chapter