Add parallel Print Page Options

33 (A)“ ‘Temwonoonanga nsi gye mubeeramu. Okuyiwa omusaayi kyonoona ensi; okutangiririra ensi omuyiise omusaayi si kyangu, okuggyako ng’etangiririrwa n’omusaayi gw’oyo eyayiwa omusaayi mu nsi omwo.

Read full chapter

33 “‘Do not pollute the land where you are. Bloodshed pollutes the land,(A) and atonement cannot be made for the land on which blood has been shed, except by the blood of the one who shed it.

Read full chapter

13 (A)Tomusaasiranga. Kikugwanira okumalirawo ddala mu Isirayiri okuyiwa omusaayi ogutaliiko musango, olyoke obeerenga bulungi n’emirembe.

Read full chapter

13 Show no pity.(A) You must purge from Israel the guilt of shedding innocent blood,(B) so that it may go well with you.

Read full chapter

(A)Osonyiwe abantu bo, Isirayiri, be wanunula Ayi Mukama Katonda, oleme kuleka wakati mu bantu bo, Isirayiri, omusango ogw’okuyiwa omusaayi, gwe batazzanga.” Bwe batyo banaasonyiyibwanga omusango gw’omusaayi ogwo. (B)Bw’otyo bw’onoggyangawo omusango wakati wammwe ogw’okuyiwa omusaayi ogutaliiko nsonga, kubanga onoobanga okoze ekituufu mu maaso ga Mukama Katonda.

Read full chapter

Accept this atonement for your people Israel, whom you have redeemed, Lord, and do not hold your people guilty of the blood of an innocent person.” Then the bloodshed will be atoned for,(A) and you will have purged(B) from yourselves the guilt of shedding innocent blood, since you have done what is right in the eyes of the Lord.

Read full chapter