Add parallel Print Page Options

(A)Ku nte ya sseddume kunaaleeterwangako ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ey’obuwunga obulungi obutabuddwamu amafuta ag’omuzeeyituuni nga bupima kilo ttaano, ne ku ndiga ennume ento obupima kilo ssatu n’obutundu bubiri n’ekitundu,

Read full chapter

With the bull offer a grain offering(A) of three-tenths of an ephah of the finest flour mixed with oil; with the ram, two-tenths;(B)

Read full chapter

(A)Ekiweebwayo ekyokunywa ekigenderako kinaabanga kya lita ng’emu ku buli ndiga. Ekiweebwayo ekyokunywa eri Mukama Katonda munaakifukiranga mu watukuvu.

Read full chapter

The accompanying drink offering(A) is to be a quarter of a hin of fermented drink(B) with each lamb. Pour out the drink offering to the Lord at the sanctuary.(C)

Read full chapter

(A)kale nno oyo anaaleetanga ekiweebwayo eri Mukama Katonda anaawangayo ekiweebwayo eky’emmere y’empeke eweza nga kilo emu n’ekitundu ez’obuwunga obulungi, nga mutabuddwamu n’amafuta ag’omuzeeyituuni agaweza nga obutundu mwenda obwa Ini[a] ey’amafuta ag’omuzeeyituuni. (B)Ku buli mwana gwa ndiga ogw’ekiweebwayo ekyokebwa oba ogwa ssaddaaka, munaateekerateekerangako obutundu mwenda obwa Ini ey’envinnyo nga kye kiweebwayo ekyokunywa.

(C)“Bwe munaabanga muwaayo endiga ennume munaateekateekanga ekiweebwayo eky’emmere y’empeke eweza nga kilo ssatu n’obutundu bubiri n’ekitundu obwa Ini ez’obuwunga obulungi nga mutabuddwamu n’amafuta ag’omuzeeyituuni ag’obutundu mwenda n’obutundu bubiri obwa Ini, era n’obutundu mwenda n’obutundu bubiri obwa Ini obw’envinnyo nga kye kiweebwayo ekyokunywa, eky’akawoowo akasanyusa Mukama Katonda.

(D)“Bwe munaabanga muteekateeka ente ennume ento ey’ekiweebwayo ekyokebwa oba ssaddaaka, okutuukiriza obweyamo, oba ekiweebwayo olw’emirembe eri Mukama Katonda, (E)ku nte eyo ennume munaaleeterangako ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke eweza gulaamu mukaaga n’ekitundu ez’obuwunga obulungi nga mutabuddwamu amafuta ag’omuzeeyituuni agaweza kilo emu n’ekitundu. 10 Era munaaleetanga envinnyo eweza lita bbiri nga kye kiweebwayo ekyokunywa. Kinaabanga ekiweebwayo ekyokebwa mu muliro ne kivaamu akawoowo akasanyusa Mukama Katonda. 11 Buli nte ennume oba endiga ennume, na buli mwana gwa ndiga oba embuzi ento, zonna zinaateekebwateekebwanga mu ngeri eyo. 12 Munaakolanga bwe mutyo ku buli gye munaateekateekanga nga bwe zinenkananga obungi.

Read full chapter

Footnotes

  1. 15:4 Ini ze lita nnya

then the person who brings an offering shall present to the Lord a grain offering(A) of a tenth of an ephah[a] of the finest flour(B) mixed with a quarter of a hin[b] of olive oil. With each lamb(C) for the burnt offering or the sacrifice, prepare a quarter of a hin of wine(D) as a drink offering.(E)

“‘With a ram(F) prepare a grain offering(G) of two-tenths of an ephah[c](H) of the finest flour mixed with a third of a hin[d] of olive oil,(I) and a third of a hin of wine(J) as a drink offering.(K) Offer it as an aroma pleasing to the Lord.(L)

“‘When you prepare a young bull(M) as a burnt offering or sacrifice, for a special vow(N) or a fellowship offering(O) to the Lord, bring with the bull a grain offering(P) of three-tenths of an ephah[e](Q) of the finest flour mixed with half a hin[f] of olive oil, 10 and also bring half a hin of wine(R) as a drink offering.(S) This will be a food offering, an aroma pleasing to the Lord.(T) 11 Each bull or ram, each lamb or young goat, is to be prepared in this manner. 12 Do this for each one, for as many as you prepare.(U)

Read full chapter

Footnotes

  1. Numbers 15:4 That is, probably about 3 1/2 pounds or about 1.6 kilograms
  2. Numbers 15:4 That is, about 1 quart or about 1 liter; also in verse 5
  3. Numbers 15:6 That is, probably about 7 pounds or about 3.2 kilograms
  4. Numbers 15:6 That is, about 1 1/3 quarts or about 1.3 liters; also in verse 7
  5. Numbers 15:9 That is, probably about 11 pounds or about 5 kilograms
  6. Numbers 15:9 That is, about 2 quarts or about 1.9 liters; also in verse 10